Jump to content

Luganda

Bisangiddwa ku Wikipedia
Oluganda
Olulimi
Erinnya ery’ennonoOluganda
EggwangaYuganda
EkitunduBuganda
Ennyiriri y’ennimiNiger–Congo
Ennyiriri IIBantu
Ennyiriri IIIGreat Lakes Bantu
EnnukutaLatin
ISO 639-1lg
ISO 639-2lug
ISO 639-3lug
uganda national flag

Luganda/Oluganda lwe lulimi olwogerwa Abaganda e Yuganda. Oluganda lukozesebwa nnyo mu masekkati ga Yuganda. Lwe lulimi olukozesebwa okusinga mu nsi ya Yuganda. Olugaganda luva ku linnya ly'Abaganda, abalwogera okuva edda nnyo. Olw'okuba ebibuga ebikulu ebya Yuganda mu myaka gyonna bisangibwa mu Buganda, olulimi lwayambuka nnyo mu byetaagisa mu Yuganda yonna, kuba kati lukozesebwa nnyo mu by'obusuubuzi mu maduuka, ne mu butale obw'enjawulo mu Yuganda.[1]

Abantu abasinga okwogera Oluganda bava mu masekkati ga Yuganda okuli ebifo eby'enjawulo nga Kampala, Mukono, Kayunga, Masaka, Kalangala, Mpigi, Sembabule, n'ebilala.[2]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  • The Word in Luganda, by Larry M. Hyman & Francis X. Katamba
  • An excellent online summary of the Luganda language can be found at https://web.archive.org/web/20101124071115/http://www.buganda.com/luganda.htm.
  • Luganda–English Dictionary
  • The website of a team developing Luganda language capability for computers is at https://web.archive.org/web/20080209115256/http://www.kizito.uklinux.net/
  • https://web.archive.org/web/20110727163222/http://www.panafril10n.org/wikidoc/pmwiki.php/PanAfrLoc/Ganda PanAfrican L10n page on Ganda
  1. ↑ "Definition of LUGANDA". www.merriam-webster.com (in Lungereza). 2026-07-02. Retrieved 2026-10-15.
  2. ↑ "Buganda's shame: Baganda who just can't write Luganda". Monitor (in Lungereza). 2025-03-02. Retrieved 2026-10-15.